VegaRadio

ABAAFIIRIDDE E SOUTH SUDAN: Abatwala eby’amaguzi bali ku bunkenke, poliisi yaakunoonyereza

ABAAFIIRIDDE E SOUTH SUDAN: Abatwala eby’amaguzi bali ku bunkenke, poliisi yaakunoonyereza

Poliisi ekakasizza nti Bannayuganda babiri battiddwa mu bulumbaganyi obwabadde mu kibuga Juba, mu kitundu kya Kyakari mu ggwanga li South Sudan.Abagenzi kuliko Jamil Kawooya ne munne Rashid Kibirige, abaakubiddwa amasasi nga bali mu mmotoka y’ebyamaguzi mwe baabadde batambulira.

Source: NTV Uganda

Vega RadioTap play to listen live