Bannakibiina Ki NUP bakungubagidde Yokaana Mbuuse ‘Kapere’
Wabaddewo okusabira Yokaana Mbuuse abadde amanyiddwa nga Kapere eyavudde mu bulamu bw’ensi eno olunaku lw’eggulo ku kitebe ky’ekibiina e Makerere Kavule. Kapere yayatiikirira nnyo mu kisaawe ky’okuzannya katemba wabula wafiiridde abadde yegatta ku bawagizi b’ekibiina ki NUP era y’omu ku bantu ababadde bakkiririza ennyo mu nkola ya president w’ekibiina Robert Kyagulanyi Ssentamu mukiseera kino atali…
Source: NTV Uganda