VegaRadio

Biibino by’olina okukola okwewonya okusaasanya ennyo amafuta

Biibino by’olina okukola okwewonya okusaasanya ennyo amafuta

Mukiseera kino ng’ebbeeyi y’amafuta eyongera okwekanama nga n’embeera y’okuyingiza ssente ya kawereege, abakugu mu by’emmotoka baliko amagezi gebawadde abagoba b’ebidduka agayinza okubayamba okukozesa amafuta agasukka ekigero ekyagererwa mmotoka zaabwe.Bagamba nti kyekiseera bano baddemu beetegereze obulamu bw’emmotoka zaabwe naddala ku nsonga zonna ezekuusa ku yingini saako n’ebyetoololera ku nnywa y’amafuta.Animal Katamba alondodde ensonga eno.

Source: NTV Uganda

Vega RadioTap play to listen live