VegaRadio

EBINTU BYA DEI BIOPHARMA ‘:Valuer’ wa gav’t omukulu agamba yakolamu ensobi mu kubibala

EBINTU BYA DEI BIOPHARMA ‘:Valuer’ wa gav’t omukulu agamba yakolamu ensobi mu kubibala

Omubaliririzi w’ebyobugagga bya gavumenti muyite Chief Government Valuer akkirizza nti aliko ensobi zeyakola bweyali abalirira eby’obugagga bya Kampuni ya Dei Biopharma gavumenti gyerudde nga epokara omusimbi ekole eddagala.Kitegerekese nti bano ebeeyi ya Kampuni eno baagikanyaako nga basinziira ku ky’enafuuka mu maaso nga etandise okukola songa era bakimanyaako nti ettaka kwetudde kuliko enkayana naye ne batakisinyaako…

Source: NTV Uganda

Vega RadioTap play to listen live