VegaRadio

EBYA S.6 BITANDISE: Abasomesa baagala ensoma empya eyongere okunnyikizibwa

EBYA S.6 BITANDISE: Abasomesa baagala ensoma empya eyongere okunnyikizibwa

Abayizi ba siniya eyomukaaga leero batandise okuwandiika ebigezo byabwe ebyakamalirirzo ebyomwaka guno, era nga okutwalira awamu abakulu mu UNEB bategeezezza nti bino bitambudde bulungi daala. Abayizi abatudde ebigezo by’omulundi guno bebo abatandikirwako ensoma empya eya siniya eyawansi gavumenti gye yatongoza mu mwaka gwa 2020.

Source: NTV Uganda

Vega RadioTap play to listen live