EMISANGO GY’EDDEMBE :Akakiiko k’eddembe kawulirizza egyetooro ne Rwenzori
Akulira Akakiiko k’eddembe ly’obuntu Mariam Wangadya yenyamidde olw’abantu abaloopa emisango gy’okutyoboola eddembe ly’obuntu wabula nga gijjudde obujulizi obwabulimba.Wangadya okwogera bino abadde Fort Portal akakiiko kano gye kasimbye amakanda okuwulira emisango egyaloopebwa mu bitundu bya Tooro ne Rwenzori.
Source: NTV Uganda