VegaRadio

EMISANGO GY’OKULONDA: Bakkansala bagamba gikyabalemesezza okutuula

EMISANGO GY’OKULONDA: Bakkansala bagamba gikyabalemesezza okutuula

Bakkansala ba KCCA bateekateeka kuwandiikira akakiiko k’ebyokulonda nga beemulugunya by’okusikambula bannaabwe mu bifo byaabwe ng’entabwe eva nsobi ezikolebwa abakozi b’akakiiko k’ebyokulonda. Bakkansala bagamba nti embeera eno ereese okutya nga tebamanyi ani addako newankubadde bangi kubano baasobola okuwangula akalulu kaabwe mu mazima n’obwenkanya. Abamu emisango gyabwe teginnaba kutuuka ku nsala abalala kkooti yalagidde dda baamuke ebifo…

Source: NTV Uganda

Vega RadioTap play to listen live