VegaRadio

ENTEEKATEEKA ZA GAV’T: Abaziganyulwamu baakuwandiisibwa gav’t balondoolwe

ENTEEKATEEKA ZA GAV’T: Abaziganyulwamu baakuwandiisibwa gav’t balondoolwe

Ministry y’e kikula ky’abantu eriko enkola gyereese okulondoola abantu abaganyulwa mu nteekateeka za gavumenti ez’okwekulaakulanya n’ekigendererwa ky’okulaba webatuuse mpozi n’okulaba ng’ebya mulungi omu biggwawo. Enkola eno etuumiddwa National Social Registry, erimu okuwandiisa abantu bonna abaganyulwa mu nteekateeka za gavumenti era nga yakutandikira mu bitundu bye Karamoja ne Acholi. Dorothy Nagitta kabituwe.

Source: NTV Uganda

Vega RadioTap play to listen live