ESSOMERO LYA NAKHUPA: Abaasomerayo basonze obukadde 20 okuliddaabiriza
Abaasomerako ku ssomero lya Nakhupa Primary erisangibwa mu Town Council ye Bugobero mu disitulikiti ye Manafwa lye twakulagako week ewedde, balidduukiridde n’obukadde obusoba mu 20 ziddaabirize ebimu ku bibiina ebiri mu mbeera embi. Bano abakulembeddwamu omubaka we Bubulo west Chris Watamba Matembu batubuulidde nti oluvannyuma lw’okulaba eggulire ku NTV baalaba nga kibakakatako okubaako kye bakola.Kati…
Source: NTV Uganda