FAYINOLO Y’AMASAZA: Abawagizi ba Kyaggwe batandise okwetekaateka
Abawagizi ba ttiimu ya Kyaggwe baatandise dda okwegezzaamu ku ngeri gye bagenda okuwagiramu ttiimu yaabwe ku fayinolo y’empaka y’amasaza ga Buganda egenda okuzannyibwa ku nkomerero y’omwezi guno e Wankulukuku.Abawagizi bano balina ebinonnoggo bingi byebatadde mu kuwagira essazza ly’abwe omwaka guno era nga oyinza okugamba nti obuwagizi obw’amaanyi bw’ebuti bwe bumu kubusinze okutuusa Kyaggwe weeri essaawa…
Source: NTV Uganda