KKAMPUNI EZITAASASULA: COSASE eyise aba minisitule y’ebyensimbi ku ze baasemba eri URSB
Akakiiko ka Palamenti akalondoola emirimu gy’ebitongole bya gavumenti ka COSASE kakizudde nga waliwo kampuni nnya minisitule ye byensumbi zeyeeyimirira okuwandiisibwa mu kitongole ki URSB, kyoka okuva olwo zagaana okusasula nga kati omutemwa gutuuse ku buwumbi buna.Kampuni ezoogerwako kuliko kuliko Speke Convention Centre, Roko Construction, Tropical Bank ne Palm Oil Kalangala nga zino zewandiisa awatali kusasula…
Source: NTV Uganda