“MUKOMYE OKWERUMARUMA”: Omusumba Zziwa alabudde abakulembeze b’e Mityana
Akulira Abeepisikoopi mu ggwanga era nga ye Musumba w’essaza erya Kiyinda Mityana Anthony Zziwa alabudde abakozi ba gavumenti mu disitulikiit eye Mityana ku kwerumaruma kw’agamba nti kuzingamya enkulaakulana y’ekitundu .Ono okwogera bino yabadde agenyiwaddeko ku kitebe ekya disitulikiti eye Mityana mukulambulakwe kwaliko nga alambula ekitundu ekyekisomesa ekya kunywa.Zziwa asabye abakulembeze okunyweza obumu okusobola okutwala disitulikiti…
Source: NTV Uganda