NAZZIKUNO: Engeri abedda gye baalukangamu emiguwa
Nazzikuno nga ba Jjaja ffe balunzi era ensolo zebaalundanga bazisibanga ku miguwa obutalya birime byabwe oba okukutula nebitomera ab’ewaka oba abayise.Kati mu Mboozi ya Nazzikuno olwaleero Ronald Ssenvuma atukungaanyiriza emitendera gyonna gyebaayitangamu okuluka emiguwa gino basibengako ensolo zebalunda.
Source: NTV Uganda