VegaRadio

NDA yakakwata abasabawo 9 mu bubbi bw’eddagala

NDA yakakwata abasabawo 9 mu bubbi bw’eddagala

Ekitongole ekivunanyizibwa ku ddagala mu ggwanga ki National Drug and Health Products Authority kyakakwata abasabawo 9 mu bubbi bw’eddagala mu district y’e Luwero okuva omwaka oguwedde era nga bonna baayimirizibwa ku mirimu. Tukitegedde nti abamu ku basawo bano boolekedde okuggulwako emisango egyekuusa ku butujju kubanga kizuuse ng’eddagala lye babba likomekkerera mu mikono gy’abayeekera ba ADF…

Source: NTV Uganda

Vega RadioTap play to listen live