VegaRadio

NSAMBU YEETONZE: Yeenenyezza olw’ebigambo bye yayogera ku Kabaka

NSAMBU YEETONZE: Yeenenyezza olw’ebigambo bye yayogera ku Kabaka

Eyaliko Minisita mu gavumenti eyawakati Alintuma Nsambu olwaleero yeetondedde Obuganda mu butongole olw’ebigambo ebivvoola byeyogera ku Kabaka wa Buganda mu mwaka 2009.Nsambu ono ng’akyali minisita w’ebyuma bikali magezi obukakafu obuliwo bulaga nti yakakkanya kabaka ebitagambika bweyali ku mukolo ogumu mu disitulikiti ye Lwengo, kyoka natafuna kadde keetonda.Kati ono olwaleero akubye enkyukira nadda eri kabaka neyeenenya…

Source: NTV Uganda

Vega RadioTap play to listen live