OBUFERE MU ZZAALA: Aba-China abaakyusa empiki mu kasino basibiddwa
Kkooti esooka eya Buganda Road esindise ku Alimanda bannansi ba China Babiri okutusa nga 6 omwezi ogujja oluvanyuma lwokuggulibwako omusango gw’obufere eri banaabwe bannanyini kifo omuzanyirwa zaala ekya Pujing Casino ku woteeri ya Imperial Royale mu Kampala.Abavunanwa bano okuli Liu Min ne Li Wenshuang, bavunaanibwa okuyingiza akuuma akagambibwa okuba nti kebyembisa mu ku kyaanga ebyuuma…
Source: NTV Uganda