VegaRadio

OGW’OKULONDA E BUSIRO EAST :Bannamateeka batadde Abdul Kiyimba ku nninga

OGW’OKULONDA E BUSIRO EAST :Bannamateeka batadde Abdul Kiyimba ku nninga

Bannamateeka b’omubaka wa Palamenti owa Busiro East Emmanuel Magoola batadde owa NRM gweyavuganya naye mu kalulu Abdul Kiyimba kunninga annyonyole ku bungi bw’obululu obutakwatagana bweyafunanga mu bitundu eby’enjawulo.Kino kiddiridde omulamuzi wa Kkooti enkulu e Wakiso George Okello okukizuula nti omuwendo gw’abantu abaalonda ogwaleetebwa mu bujjulizi bwa Kiyimba gwawukanira ddala ne DR Forms eza Magoola ne…

Source: NTV Uganda

Vega RadioTap play to listen live