VegaRadio

OKUSENGULA AB’E BUDUDA: Nabbanja alabudde abakulembeze obutalemesa ntekaateka

OKUSENGULA AB’E BUDUDA: Nabbanja alabudde abakulembeze obutalemesa ntekaateka

Abakulembeze mu bitundu by’e Bugisu balabuddwa ku ky’okulemesa entekaateka ya gavumenti okusengula abantu abali mu bifo ebiyinza okugwamu obuzibu bw’okuyigulukuka kw’ettaka.Okulabula kuno kukoleddwa ssaabaminisita Robinah Nabbanja eyazzeeyo mu kitundu kino okwongera okulondoola entakateeka eno.Ono agamba nti ensonga lwaki ayagala yerondoolere buli kigenda mu maaso, wandibaawo abaagala okumuyita ku litalaba bbo bakole ebyabwe.

Source: NTV Uganda

Vega RadioTap play to listen live