VegaRadio

OKUSENGULA AB’E MBALE: Waliwo ab’empewo abassibwa ku lukalala lw’abaafuna ssente

OKUSENGULA AB’E MBALE: Waliwo ab’empewo abassibwa ku lukalala lw’abaafuna ssente

Kizuuse nti waliwo abantu ab’empewo abassibwa ku lukalala lw’abalina okusengulwa mu bitundu by’e Mbale mu bifo ebitawaanyizibwa okuyigulukuka kw’ettaka.Abasengulwa baalina okuweebwa obukadde 18 buli omu, wabula nga ku lukalala olulabiddwako lwa bantu 18000, abantu 5000 babadde ba mpewo.Kino kijje ssaabaminisita Robinah Nabbanja mu mbeera era neyeelayirira nga abaakola obufere buno bwe bagenda okukajjuutuka.

Source: NTV Uganda

Vega RadioTap play to listen live