VegaRadio

OKUTEGA BBOMU Z’EKIMPATIIRA: Lyavaala ne Walusansa bazzeemu ne bakkiriza emisango

OKUTEGA BBOMU Z’EKIMPATIIRA: Lyavaala ne Walusansa bazzeemu ne bakkiriza emisango

Hamza Lyavaala ne Adiil Walusansa bazzeemu okukkiriza omusango gw’okutega bbomu ezaabwatukira e Munyonyo ne Kaleerwe omwaka oguwedde, nga zino zaafiramu abantu abawerera ddala basatu. Bano kati Kkooti y’amagye etaddewo olwa Mande ya Sabiiti eggya okubasalira ekibonerezo ekibagwana.Yye munnamagye eyakulirako CMI, Maj.Gen. James Birungi omusango gwe teguwuliddwa wadde ng’omulamuzi wa kkooti y’amaggye yalagira bamukomyewo olwaleero kkooti…

Source: NTV Uganda

Vega RadioTap play to listen live