OKUVUBA MUKENE: Gavumenti yakuggyeko envumbo, kuddamu omwezi guno
Gavumenti erudde ddaaki n’ekkiriza abavubi ba mukende okuddamu okukola oluvannyuma lw’ebbanga ng’ebataddeko envumbo .Okusinziira ku minisita omubeezi ow’ebyobuvubi Robert Migadde, okuvuba mukene kwakuddamu nga 10 omwezi guno. Kyokka ono alabudde abavubi okwewala okukozesa obutimba gavumenti bweyawera .
Source: NTV Uganda