VegaRadio

UGANDA EY’OMUMAASO: Ebiri mu ndagaano Saleh gy’ayagala wakati wa gav’t n’abavuganya

UGANDA EY’OMUMAASO: Ebiri mu ndagaano Saleh gy’ayagala wakati wa gav’t n’abavuganya

Wakyaliwo ebibuuzo bingi ebitandise okuvaayo ku ngeri enteekateeka y’okuteekawo okwogerezeganya okutereeza eby’obukulembeze mu ggwanga eyatuumiddwa CONSOCIATION DEMOCRACY AGREEMENT.Bangi bagamba nti abakulu mu gavumenti balina kusooka kumalawo ebikolwa ebikyaamu ebigenda maaso banna Uganda bwebaba baakwesiga enteekateeka eno.

Source: NTV Uganda

Vega RadioTap play to listen live