Waliwo eddagala erijjanjaba abaana NDA ly’eragidde ligggyibwe ku katale
A’b’ekitongole ekivunaanyizibwa ku ddagala mu ggwanga ki National Drug Authority, bayimirizza Syrup y’eddagala lya Zaha Azithromycin era n’ebalagira liggyibwe ku katele.Bano bagamba nti eddagala lino erikozesebwa ennyo mu kujjanjaba ssenyiga n’ekifuba mpozi n’endwadde endala eziviirako omuntu okukaluubibirwa mu kussa, balizuddemu obuzibu obw’enjawulo.
Source: NTV Uganda