Yiino emboozi ya Josephine Nakanwagi ey’ekirwadde ky’okusannyalala
Olunaku lw’ensi yonna olw’okusannyalala oba World Stroke Day lutegekebwa buli 29 Ogwekkumi mu nsi yonna. Omulamwa omutongole ogw’omwaka guno guli nti “Buli ddakiika nkulu nnyo”, ekiggumiza nti buli ddakiika efiirwa nga tewali bujjanjabi kivaamu okwonooneka kw’ebitundu by’obwongo olubeerera. Kyokka n’abakubiddwa obulwadde buno, enneeyisa gye beeyisamu mu kujjanjabwa nkulu nnyo mu kuwona n’okuzzaawo obulamu.Tuliko omukyala eyakubwa…
Source: NTV Uganda